UMEME leero ewaddeyo office mu butongole eri ekitongole kya Uganda Electricity Distribution Company limitted (UEDCL) ...
Okusaala Eid el fitr e Mbarara, Abasiraamu bakubiriziddwa okwewala ebyo Allah bye yabaziyiza basobole okuganyirwa mu bye bazimbye mu Ramadan.
ENKOMAMAWANGA kibala ekijjudde ebirungo nga antioxidants, vitamiini C ne K, ebiwuziwuzi, ne folate.
Agambye nti Obusiraamu ddiini ya kwagalana naye ebikolwa by’okulwanagana n’okweruma biswaza Obusiraamu.
IMAM Sharif Kiggundu avumiridde abakulembeze abatakoze ku bizibu binyigiriza Bannayuganda amataba ne gatuuka okutta abantu awatali ataasa.
Abanyazi ab’emmundu baliko edduuka lya Mobile money lyebanyaze obukadde bw’ensimbi emisana ttuku. Bino bibadde mu kibuga Luvgazi nga kireseewo akasattiro.
Ssentebe wa disitulikiti eno, Ahmed Nyombi Mukiibi y’omu ku bakkiriza abeetabye mu kusaala kuno n'asaba abantu okubeera abeegendereza ku bakulembeze abatakoledde bitundu byabwe.
ABANENE mu Gavumenti bakungubadde abadde munnamawulire ow’amaanyi Shaka Ssali eyamanyika ennyo okuweereza pulogulaamu eya Straight Talk Africa ku TV ya Voice of America eyafudde ku Lwokuna. Ssali 71, ...
OMUZE gw’okucupula seminti gweyongedde ekireetedde abebyokwerinda okukola ebikwekweto mwe baakwatidde abantu musanvu n’ensawo za seminti omucupule 380 e Tororo mu ggombolola y’e Osukuru.
BANK ya DFCU etongozza enkola etuumiddwa DFCU Xclusive Banking nga eno egendereddwamu okwanguyiza ba kasitooma baayo abatereka ensimbi ennyingi okufuna obuweereza obw'enjawulo.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results